Ian Pro pon the beats Spice Diana Bano batemu butemu Tebawuliriza tuli ku kizibu Aaah anti kale (Anti kale) N'ekyo kiggwa kale (Kiggwa kale) Kantu katono kakutemya embale Nkibuuse kale (Anti kale) Aaah anti kale (Anti kale) N'ekyo kiggwa kale (Kiggwa kale) Kantu katono kakutemya embale Nkibuuse kale (Anti kale) Bano mbabuuse gyoliva ne gy'oligenda beebamu Ebirooto byabwe n'ebikolwa by'ebimu Tebawena ah Nga balumya ho! Batugumya mitima basibisa byayi Mbu batufaako kumbe basiba kawaani Bakola by'amajaani basaba sukaali Mbu beeyita b'askari (Burn) Tebalina kisa batunyiga ng'ennyaanya Ne gw'osinga agamba kimu apaana Okay kale Batulaba ku ttivvi beebuzaabuza (Batumanyi) N'ennyimba zaffe bazeeweereza (Bazirina) Just kifiiriza Bantu ba nzikiza Omuntu omuntu Mbasaba muyigeko bwe bayisa omuntu Naye muntu munno Gw'otulugunya naye munnayuganda Buli omu kyali deserves some respect Twewe ebitiibwa in all aspects Oli ku mulimu ndi ku mulimu Ffenna eggwanga litwetaaga Ah aah Bano basabuzi balimba Baagala kulaba nga tusemba Batunyigira mu bufunda oh Batugumya mitima basibisa byayi Mbu batufaako kumbe basiba kawaani Bakola by'amajaani basaba sukaali Mbu beeyita b'askari (Burn) Batulaba ku ttivvi beebuzaabuza (Batumanyi) N'ennyimba zaffe bazeeweereza (Bazirina) Just kifiiriza Bantu ba nzikiza Buli omu kyali deserves some respect Twewe ebitiibwa in all aspects Oli ku mulimu ndi ku mulimu Ffenna eggwanga litwetaaga (Burn)