Azuukuka mu nkoko akeera nnyo mama Akola akowa nnyo Alina okulabirira abato Sukulu fizi okusoma ne bitabo Olusi tebalina Nga ne kyokulya okukifuna baguba Yatetenkanya yayiya Ebyensula ko nebyokula Omukyala Basirika Baguma Banyigirizibwa Bakola Independent woman African woman Aah omukyala Singa si mukyala, singa sasoma Singa, singa sayiga Singa si mama we Singa sakuula Singa Singa si mukyala, singa sasoma Singa, singa sayiga Singa si mama we Singa sakuula Singa Ateebereza ngaali lubuto Akabanga kawanvu ku hospital Nga nezirinyawo tazirina, natambulawo Sinakindi azaalidde kukubo Nga tewali ayaamba, naguma ye nnyabo Nnyabo baguma Bagumira bingi, nnyabo Olugendo lwo kukuza omwana Ngaluwanvu nnyabo Baguma nnyabo Banyikivu Bakola Beebakyala Senga, singa Singa Singa, mama Singa si mukyala, singa sasoma Singa, singa sayiga Singa si mama we Singa sakuula Singa Singa si mukyala, singa sasoma Singa, singa sayiga Singa si mama we Singa sakuula Singa Alenga muwogo ku ngundo, tufuune Sukullu feezii Nolusi akoma nga tafunye yaddee Nnyabo Ebyewaka byona yabiimala Okwambala saako ne ddwaliro Maama. Anyiikira nnyo, nnyo She is so hard working And mankind She is a woman of integrity A mother Omukyala My mama, my mama You're my stara Singa si mukyala Singa sasoma Singa, sayiga eehlee mamawe, mamawe Singa sakula, mama we Singa sa, soma Singa sayiga Lelehe mama Singa sakuula Maama, maama